Video Banyabo » Rema Lyrics | Musica R B

Ver Video y Lyrics con la música del Genero R B más popular de Rema y otros artistas en línea. Disfruta de las mejores canciones de 2024 en LetrasFM de música en línea. ¡Encuentra tu canción favorita y escúchala en cualquier momento y en cualquier lugar!

Video Banyabo » Rema Lyrics

Rema - Banyabo Lyrics


Azuukuka mu nkoko akeera nnyo mama
Akola akowa nnyo
Alina okulabirira abato
Sukulu fizi okusoma ne bitabo
Olusi tebalina
Nga ne kyokulya okukifuna baguba
Yatetenkanya yayiya
Ebyensula ko nebyokula
Omukyala

Basirika
Baguma
Banyigirizibwa
Bakola
Independent woman
African woman
Aah omukyala

Singa si mukyala, singa sasoma
Singa, singa sayiga
Singa si mama we
Singa sakuula
Singa
Singa si mukyala, singa sasoma
Singa, singa sayiga
Singa si mama we
Singa sakuula
Singa

Ateebereza ngaali lubuto
Akabanga kawanvu ku hospital
Nga nezirinyawo tazirina, natambulawo
Sinakindi azaalidde kukubo
Nga tewali ayaamba, naguma ye nnyabo
Nnyabo baguma
Bagumira bingi, nnyabo
Olugendo lwo kukuza omwana
Ngaluwanvu nnyabo
Baguma nnyabo
Banyikivu
Bakola
Beebakyala
Senga, singa
Singa
Singa, mama

Singa si mukyala, singa sasoma
Singa, singa sayiga
Singa si mama we
Singa sakuula
Singa
Singa si mukyala, singa sasoma
Singa, singa sayiga
Singa si mama we
Singa sakuula
Singa

Alenga muwogo ku ngundo, tufuune
Sukullu feezii
Nolusi akoma nga tafunye yaddee
Nnyabo
Ebyewaka byona yabiimala
Okwambala saako ne ddwaliro
Maama. Anyiikira nnyo, nnyo
She is so hard working
And mankind
She is a woman of integrity
A mother
Omukyala
My mama, my mama
You're my stara

Singa si mukyala
Singa sasoma
Singa, sayiga eehlee mamawe, mamawe
Singa sakula, mama we
Singa sa, soma
Singa sayiga
Lelehe mama
Singa sakuula
Maama, maama

Banyabo » Rema Letras !!!

Videos de Rema